Ecclesiastes 3:12-13

12Mmanyi nga tewali kisingira bantu kusanyuka na kukola bulungi nga balamu. 13 aBuli muntu alyoke alye, anywe afune okwesiima olw’ebyo ebiva mu kutegana kwe, kubanga ekyo kirabo kya Katonda.
Copyright information for LugEEEE